Agusito 21-27
NEKKEMIYA 10-11
Oluyimba 37 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Beefiiriza ku lwa Yakuwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Nek 10:34—Lwaki abantu baagambibwa okuleetanga enku? (w06 2/1 lup. 31 ¶2
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 10:28-39 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era beera ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall?, oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era mu bufunze mwekenneenye ekitundu “Engeri gy’oyinza okuganyulwa mu bujjuvu mu kuyiga Bayibuli ng’okozesa akatabo kano.” (th essomo 4)
Okwogera: (Ddak. 5) w11 2/15 lup. 15-16 ¶12-15—Omutwe: Ssaddaaka Ezisiimibwa Katonda Leero. (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Olina Biruubirirwa Ki mu Mwaka gw’Obuweereza Ogujja?”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo.
“Kaweefube ow’Enjawulo ow’Okulangirira Obwakabaka bwa Katonda mu Ssebutemba!”: (Ddak. 5) Kwogera nga kwa kuweebwa omulabirizi w’obuweereza. Leetera abawuliriza okwesunga okwenyigira mu kaweefube oyo era obabuulire n’enteekateeka ezikoleddwa okumwenyigiramu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 55 akatundu 1-4
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 92 n’Okusaba