Agusito 7-13
NEKKEMIYA 5-7
Oluyimba 17 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Nekkemiya Yali Ayagala Okuweereza So Si Okuweerezebwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Nek 6:13—Lwaki Nekkemiya bwe yandyekwese mu yeekaalu yandibadde akoze ekibi? (w07 7/1 lup. 31 ¶15)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 5:1-13 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?, era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 9)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 6)
Okwogera: (Ddak. 5) w13 5/15 lup. 7 ¶17-19—Omutwe: Ababuulizi b’Enjiri Abalungi Bayambagana. (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Bakola Nnyo ku Lwaffe”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 53
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 35 n’Okusaba