Jjulaayi 17-23
EZERA 9-10
Oluyimba 89 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ebizibu Ebiva mu Butaba Bawulize”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ezr 10:44—Lwaki Abayisirayiri bwe baagoba abakazi baagoberako n’abaana be baali babazaddemu? (w06 1/1 lup. 26 ¶2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ezr 9:1-9 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa tulakiti Okubonaabona Kuliggwaawo? otandike okwogera naye ng’okozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 13)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era beera ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall?, oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 6)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 11 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Okuba Omuwulize kya Bukuumi (2Se 1:8): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Kiki ekijja okubaawo ng’ebula akaseera katono Amagedoni atandike?
Mu kiseera kino tuganyulwa tutya bwe tuba abawulize?
Kakwate ki akaliwo wakati wa Amagedoni n’okuba abawulize?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 50 akatundu 6-7 ne mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 133 n’Okusaba