Jjulaayi 24-30
NEKKEMIYA 1-2
Oluyimba 47 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Amangu Ago ne Nsaba”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Nek 2:4—Guno gwe mulundi Nekkemiya gwe yasooka okusaba ku nsonga eyo eyali emweraliikiriza? Ekyo tukiyigirako ki? (w86-E 2/15 lup. 25)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 2:11-20 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebikwata ku mukutu gwaffe jw.org, era omuwe kkaadi eragirira abantu ku mukutu ogwo. (th essomo 16)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa mu kuyigiriza. (th essomo 3)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 11 ennyanjula y’ekitundu Yiga Ebisingawo n’akatundu 4 (th essomo 11)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Beera Mukwano gwa Yakuwa—Yakuwa Addamu Essaala Zaffe?: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma babuuze ekibuuzo kino: Kiki vidiyo eyo ky’etuyigiriza ku kusaba?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 51
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 102 n’Okusaba