Jjulaayi 31–Agusito 6
NEKKEMIYA 3-4
Oluyimba 143 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Otwala Otya Emirimu gy’Emikono?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Nek 4:17, 18—Abantu baasobola batya okuzimbisa omukono gumu? (w06 2/1 lup. 29 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 3:15-24 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Mukubaganye ebirowoozo ku ebyo ebiri emabega wa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era omubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 12)
Okwogera: (Ddak. 5) km 11/12 lup. 1—Omutwe: Sanyukiranga Ebirungi Ebiva mu Kufuba Kwo. (th essomo 10)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Okukolera Awamu n’Abajulirwa ba Yakuwa: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma babuuze ekibuuzo kino: Kiki vidiyo eyo ky’etuyigiriza ku ngeri enneeyisa yaffe gy’esobola okuwa obujulirwa?
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 7)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 52
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 29 n’Okusaba