OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Jjuuni 2016
Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
Ennyanjula ze tuyinza okukozesa nga tugaba Zuukuka! ne tulakiti. Kozesa ebyokulabirako ebyo osobole okutegeka ennyanjula zo.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Weesige Yakuwa Okolenga Ebirungi
Kolera ku magezi agali mu Zabbuli 37.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe —Okuyigiriza nga Tukozesa Vidiyo
Lwaki tusaanidde okukozesa vidiyo zaffe nga tubuulira? Ziyinza zitya okutuyamba okuyigiriza obulungi?
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Yakuwa Alabirira Abalwadde
Ebigambo bya Dawudi ebyaluŋŋamizibwa ebiri mu Zabbuli 41 bisobola okugumya abaweereza ba Yakuwa abeesigwa abalwadde era abalina ebizibu.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Omutima Oguboneredde Yakuwa Tagugaya
Mu Zabbuli 51, Dawudi annyonnyola engeri gye yawuliramu olw’ekibi kye yakola. Kiki ekyamuyamba okuzzaawo enkolagana ye ne Katonda?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Obwakabaka—Emyaka 100 n’Okweyongerayo
Kozesa ebibuuzo okukubaganya ebirowoozo ku ebyo Obwakabaka bwe bikoze okuva mu 1914.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Omugugu Gwo Gutikke Yakuwa”
Ebigambo bya Dawudi ebyaluŋŋamizibwa ebiri mu Zabbuli 55:22 bisobola okutuyamba nga tulina ekizibu kyonna oba nga tuli beeraliikirivu.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Katonda ye Muyambi Wange”
Dawudi yatendereza Yakuwa olw’Ekigambo kye. Byawandiikibwa ki ebikuyambye okwaŋŋanga embeera enzibu?