Jjuuni 20-26
ZABBULI 45-51
Oluyimba 67 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Omutima Oguboneredde Yakuwa Tagugaya”: (Ddak. 10)
Zb 51:1-4—Dawudi yejjusa nnyo olw’ekibi kye yakola (w93-E 3/15 10-11 ¶9-13)
Zb 51:7-9—Dawudi okusobola okuddamu okuba omusanyufu yali yeetaaga okusonyiyibwa Yakuwa (w93-E 3/15 12-13 ¶18-20)
Zb 51:10-17—Dawudi yali akimanyi nti Yakuwa asonyiwa omuntu eyeenenyezza mu bwesimbu (w15 6/15 14 ¶6; w93-E 3/15 14-17 ¶4-16)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Zb 45:4—Amazima agasingirayo ddala ge tulina okulwanirira ge galuwa? (w14 2/15 5 ¶11)
Zb 48:12, 13—Buvunaanyizibwa ki bwe tulina obwogerwako mu nnyiriri zino? (w15 7/15 9 ¶13)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zabbuli 49:10–50:6
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g16.3 10-11
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g16.3 10-11
Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 3 ¶1—Fundikira ng’omutegeeza awali vidiyo, Bayibuli Yava Wa? eri ku mukutu jw.org/lg.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 98
“Obwakabaka—Emyaka 100 n’Okweyongerayo”: (Ddak. 15) Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Musseeko vidiyo erina omutwe, Obwakabaka—Emyaka 100 n’Okweyongerayo, okutuuka ku kitundu, “Okuyigirizibwa mu Lunaku Lumu.” (Genda ku jw.org/lg. EBITABO > VIDIYO.)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 18 ¶1-13
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 109 n’Okusaba