Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjuuni 27–Jjulaayi 3

ZABBULI 52-59

Jjuuni 27–Jjulaayi 3
  • Oluyimba 38 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Omugugu Gwo Gutikke Yakuwa”: (Ddak. 10)

    • Zb 55:2, 4, 5, 16-18—Waliwo ebiseera Dawudi lwe yali omweraliikirivu ennyo (w06 7/1 11 ¶3; w96-E 4/1 27 ¶2)

    • Zb 55:12-14—Mutabani wa Dawudi ne mukwano gwa Dawudi gwe yali yeesiga baamulyamu olukwe (w96-E 4/1 30 ¶1)

    • Zb 55:22—Dawudi yali mukakafu nti Yakuwa yandimuyambye (w06 7/1 11 ¶4; w99-E 3/15 22-23)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 56:8—Ebigambo “amaziga gange gakuŋŋaanyize mu nsawo yo ey’eddiba” bitegeeza ki? (w09-E 6/1 29 ¶1; w08-E 10/1 26 ¶3)

    • Zb 59:1, 2—Ebyo ebyatuuka ku Dawudi bituyigiriza ki ku kusaba? (w08 3/15 14 ¶13)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zabbuli 52:1–53:6

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Gaba emu ku tulakiti. Mulage code eri ku lupapula olusembayo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Laga engeri gy’oyinza okuddira omuntu gwe walekera tulakiti.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 3 ¶2-3—Ng’ofundikira mutegeeze nti tulina vidiyo, Tukakasa Tutya nti Bayibuli Ntuufu? era omulagirire w’ayinza okugisanga ku mukutu jw.org/lg.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 56

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 7)

  • Katonda ye Muyambi Wange”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Leka ababuulizi bawe eby’okuddamu bingi nga bwe kisoboka bonna mu kibiina basobole okuganyulwa mu bye baddamu. (Bar 1:12) Kubiriza ababuulizi okukozesa Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza basobole okufuna ebyawandiikibwa ebinaabayamba nga bafunye ebizibu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 18 ¶14-21, eby’okulowoozaako ku lup. 161

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 121 n’Okusaba