Jjuuni 18-24
LUKKA 2-3
Oluyimba 133 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Abato—Mufuba Okukulaakulana mu by’Omwoyo?”: (Ddak. 10)
Luk 2:41, 42—Yesu yagendanga ne bazadde be ku mbaga ey’Okuyitako buli mwaka (“bazadde be baagendanga” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:41, nwtsty)
Luk 2:46, 47—Yesu yawuliriza abakulembeze b’eddiini, era n’ababuuza ebibuuzo (“ng’ababuuza ebibuuzo,” “ne beewuunya nnyo” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:46, 47, nwtsty)
Luk 2:51, 52—Yesu ‘yeeyongera okugondera’ bazadde be, era yasiimibwa Katonda n’abantu (“yeeyongera okubagondera” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:51, nwtsty)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Luk 2:14—Olunyiriri luno lulina makulu ki? (“n’emirembe gibeere ku nsi mu bantu Katonda b’asiima,” “bantu Katonda b’asiima” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:14, nwtsty)
Luk 3:23—Ani yali taata wa Yusufu? (wp16.3 lup. 9 ¶1-3)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 2:1-20
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutaweera) w14 2/15 lup. 26-27—Omutwe: Lwaki Abayudaaya abaaliwo mu kyasa ekyasooka baali “basuubira” okujja kwa Masiya?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Abazadde, Muyambe Abaana Bammwe Okwagala Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Baakozesa Buli Kakisa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 25
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 17 n’Okusaba