Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjuuni 25–Jjulaayi 1

LUKKA 4-5

Jjuuni 25–Jjulaayi 1
  • Oluyimba 37 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Ziyiza Ebikemo nga Yesu Bwe Yakola”: (Ddak. 10)

    • Luk 4:1-4​—Yesu teyatwalirizibwa kwegomba kwa mubiri (w13 8/15 lup. 25 ¶8)

    • Luk 4:5-8​—Yesu teyatwalirizibwa kwegomba kw’amaaso (w13 8/15 lup. 25 ¶10)

    • Luk 4:9-12​—Yesu yagaana okweraga [Mulabe vidiyo, Ekisenge kya Yeekaalu.] (“Ekisenge kya Yeekaalu” vidiyo eraga ebiri mu Luk 4:9, nwtsty; w13 8/15 lup. 26 ¶12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 4:17​—Kiki ekiraga nti Yesu yali amanyi bulungi Ebyawandiikibwa? (“omuzingo gwa nnabbi Isaaya” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 4:17, nwtsty)

    • Luk 4:25​—Ekyeya ekyaliwo mu biseera bya nnabbi Eriya, kyamala bbanga ki? (“yamala emyaka esatu n’emyezi mukaaga nga tetonnya” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 4:25, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 4:31-44

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe kaadi eragirira abantu ku JW.ORG.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, era omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 28

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO