Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Ddala tuli mu nnaku ez’enkomerero?
Ekyawandiikibwa: 2Ti 3:1-5
Eky’okulekawo: Kiki ekinaabaawo oluvannyuma lw’ennaku ez’enkomerero?
○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Kiki ekinaabaawo oluvannyuma lw’ennaku ez’enkomerero?
Ekyawandiikibwa: Kub 21:3, 4
Eky’okulekawo: Kiki kye tulina okukola okusobola okubeera mu bulamu obulungi Katonda bwe yasuubiza?
○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Kiki kye tulina okukola okusobola okubeera mu bulamu obulungi Katonda bwe yasuubiza?
Ekyawandiikibwa: Yok 3:16
Eky’okulekawo: Kitegeeza ki okukkiririza mu Yesu?