Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjuuni 10-16

ABEEFESO 1-3

Jjuuni 10-16
  • Oluyimba 112 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Engeri Yakuwa gy’Addukanyaamu Ebintu”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Abeefeso.]

    • Bef 1:8, 9​—“Ekyama ekitukuvu” kikwata ku Bwakabaka bwa Masiya (it-2-E lup. 837 ¶4)

    • Bef 1:10​—Yakuwa agatta wamu ebitonde bye byonna ebiri mu ggulu n’ebiri ku nsi (w12 7/15 lup. 27-28 ¶3-4)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bef 3:13​—Mu ngeri ki okubonaabona kwa Pawulo gye kwali kuweesa Abakristaayo ab’omu Efeso ekitiibwa? (w13 2/15 lup. 28 ¶15)

    • Bef 3:19​—Tuyinza tutya ‘okumanya okwagala kwa Kristo’? (cl lup. 299 ¶21)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bef 1:1-14 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 9)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO