Jjuuni 17-23
ABEEFESO 4-6
Oluyimba 71 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Mwambale eby’Okulwanyisa Byonna Ebiva eri Katonda”: (Ddak. 10)
Bef 6:11-13—Twetaaga okukuumibwa okuva eri Sitaani ne badayimooni be (w18.05 lup. 27 ¶1)
Bef 6:14, 15—Weekuumise amazima, obutuukirivu, n’amawulire amalungi ag’emirembe (w18.05 lup. 28-29 ¶4, 7, 10)
Bef 6:16, 17—Weekuumise okukkiriza, essuubi ery’obulokozi, n’Ekigambo kya Katonda (w18.05 lup. 29-31 ¶13, 16, 20)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bef 4:17-32 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma beera ng’amulaga vidiyo, Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Yakuwa Anaakitwala Atya?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Mutegeerenga Yakuwa ky’Ayagala (Lev 19:18).
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 71
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 34 n’Okusaba