Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABAFIRIPI 1-4

“Temweraliikiriranga Kintu Kyonna”

“Temweraliikiriranga Kintu Kyonna”

4:6, 7

  • Okusaba kutuyamba obuteeraliikirira

  • Bwe tusaba nga tulina okukkiriza, Yakuwa ajja kutuwa emirembe “egisingira ewala okutegeera kwonna”

  • Ekizibu kye tulina ne bwe kitavaawo, Yakuwa asobola okutuyamba okukigumira. Ayinza n’okutukolera kye tubadde tetusuubira.—1Ko 10:13