Maaki 13-19
YEREMIYA 5-7
Oluyimba 66 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Baalekera Awo Okukola Katonda by’Ayagala”: (Ddak. 10)
Yer 6:13-15
—Yeremiya yayanika ebibi Abayisirayiri bye baali bakola (w88-E 4/1 11-12 ¶7-8) Yer 7:1-7
—Yakuwa yababuulirira basobole okwenenya (w88-E 4/1 12 ¶9-10) Yer 7:8-15
—Abayisirayiri baali balowooza nti Yakuwa yali tajja kubaako ky’akolawo (jr-E 21 ¶12)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Yer 6:16
—Mu kyawandiikibwa kino, kiki Yakuwa kye yali akubiriza abantu be okukola? (w05 11/1 29 ¶11) Yer 6:22, 23
—Lwaki obunnabbi buno bugamba nti abantu baali ba ‘kujja nga bava mu nsi ey’ebukiikakkono’? (w88-E 4/1 13 ¶15) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: Yer 5:26–6:5 (Ddak. 4 oba obutawera)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) T-36
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) T-36
—Mukubaganye ebirowoozo ku kibuuzo ekiri wansi w’omutwe “ky’Oyinza Okulowoozaako” Muyite ku mukolo gw’Ekijjukizo. Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 1
—Muyite ku Kijjukizo.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 125
“Engeri y’Okukozesa Brocuwa, Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?”: (Ddak. 15) Yogera ku kitundu kino okumala eddakiika ttaano. Oluvannyuma mulabe vidiyo eraga engeri gye tuyinza okuyigiriza omuyizi essomo 8 erya brocuwa eyo, era mukubaganye ebirowoozo ku vidiyo eyo. Kubiriza ababuulizi bonna okukozesa brocuwa eyo nga bayigiriza abayizi baabwe buli wiiki.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 8 ¶19-26 akas. ku lup. 94, 96
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 61 n’Okusaba