Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 27–Apuli 2

YEREMIYA 12-16

Maaki 27–Apuli 2
  • Oluyimba 135 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Abayisirayiri Beerabira Yakuwa”: (Ddak. 10)

    • Yer 13:1-5—Yeremiya yagondera ekiragiro kya Yakuwa n’agenda n’akweka omusipi, wadde nga tekyali kyangu (jr-E 51 ¶17)

    • Yer 13:6, 7—Yeremiya bwe yatindigga olugendo okugenda okuggyayo omusipi gwe yali akwese, yasanga gwonoonese (jr-E 52 ¶18)

    • Yer 13:8-11—Yakuwa yakozesa ekyokulabirako ekyo okulaga nti enkolagana ey’oku lusegere gye yalina n’Abayisirayiri yali egenda kwonooneka olw’obujeemu bwabwe (jr-E 52 ¶19-20; it-1-E 1121 ¶2)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 12:1, 2, 14—Kibuuzo ki Yeremiya kye yabuuza Yakuwa, era Yakuwa yamuddamu atya? (jr-E 118 ¶11)

    • Yer 15:17—Yeremiya yeewalanga kukolagana na bantu ba ngeri ki, era kiki kye tumuyigirako? (w04 5/1 21 ¶16)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 13:15-27

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo n’okulaga vidiyo—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo n’okulaga vidiyo—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Okwogera: (Ddak. 6) w16.03 29-31—Omutwe: Ddi abantu ba Katonda lwe baatwalibwa mu buwambe mu Babulooni Ekinene?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO