Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

March 12-18

MATAYO 22-23

March 12-18
  • Oluyimba 30 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Gondera Amateeka Abiri Agasinga Obukulu”: (Ddak. 10)

    • Mat 22:36-38​—Okusinziira ku nnyiriri zino, kiki ekizingirwa mu kugondera etteeka erisooka era erisinga obukulu? (nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 22:37)

    • Mat 22:39​—Etteeka ery’okubiri mu mateeka agasinga obukulu lye liruwa? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 22:40​—Ebyawandiikibwa byonna eby’Olwebbulaniya byesigamiziddwa ku kwagala (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 22:21​—“Ebya Kayisaali” bye biruwa, ate “ebya Katonda” bye biruwa? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 23:24​—Ebigambo bya Yesu ebiri mu lunyiriri luno bitegeeza ki? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 22:1-22

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okulaga Vidiyo ku Kuddiŋŋana Okusooka: (Ddak.5) Mulabe vidiyo, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 199 ¶8-9​—Kubiriza omuyizi okuyita mikwano gye ku mukolo gw’Ekijjukizo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO