Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 5-11

MATAYO 20-21

Maaki 5-11
  • Oluyimba 76 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Buli Ayagala Okuba Omukulu mu Mmwe Ateekeddwa Okubeera Omuweereza Wammwe”: (Ddak. 10)

    • Mat 20:3​—Abawandiisi n’Abafalisaayo baali ba malala, era baayagalanga nnyo okulabibwa abantu n’okulamusibwa “mu katale” (nwtsty ekifaananyi)

    • Mat 20:20, 21​—Abatume babiri baasaba okuweebwa ebifo eby’ekitiibwa (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 20:25-28​—Yesu yalaga nti abagoberezi be balina okuba abawombeefu era n’okuweereza abalala (nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 20:26, 28)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 21:9​—Abantu bwe baayogerera waggulu nti: “Tukusaba olokole Omwana wa Dawudi!” baali bategeeza ki? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 21:18, 19​—Lwaki Yesu yakolimira omutiini ne gukala? (jy lup. 244 ¶4-6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 20:1-19

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okulaga Vidiyo ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv lup. 37 ¶3-4

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 99

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo erina omutwe, Ebikolebwa Ekibiina eya Maaki.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 11

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 53 n’Okusaba