Alaga omuyizi wa Bayibuli vidiyo mu South Africa

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Maaki 2019

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye tuyinza okwogerako ebikwata ku kigendererwa kya Katonda eri abantu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Tuyinza Tutya Okwoleka Okwagala Okwa Nnamaddala

Omuntu bw’atuyisa obubi, okwagala okwa nnamaddala kutuletera kukola ki?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Asobola Okukubudaabuda n’Okukuyamba Okugumiikiriza

Okuyitira mu Kigambo kye, Yakuwa atubudaabuda era atuyamba okugumiikiriza.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Oli Muntu ow’Omubiri oba ow’eby’Omwoyo?

Buli omu ku ffe yeetaaga okufuba okuba omuntu ow’eby’omwoyo era n’okweyongera okunyweza enkolagana yaffe ne Katonda.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okuwandiika Amabaluwa Amalungi

Biki bye tusaanidde okulowoozaako nga tuwandiikira omuntu gwe tutamanyi?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Ebbaluwa ey’Okulabirako

Ebbaluwa yo giwandiike okusinziira ku kigendererwa kyayo, embeera n’obuwangwa bw’ekitundu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Ekizimbulukusa Ekitono Kizimbulukusa Ekitole Kyonna”

Okugoba omwonoonyi mu kibiina kyoleka kitya okwagala?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Yigiriza Abayizi Bo ng’Okozesa Vidiyo

Okozesa bulungi vidiyo ng’oyigiriza abayizi bo?