Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye Tuyinza Okwogerako

●○○ OMULUNDI OGUSOOKA

Ekibuuzo: Ekigendererwa kya Katonda eri abantu kye kiruwa?

Ekyawandiikibwa: Lub 1:28

Eky’okulekawo: Tumanya tutya nti Katonda ajja kutuukiriza ekigendererwa kye eri abantu?

○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA

Ekibuuzo: Tumanya tutya nti Katonda ajja kutuukiriza ekigendererwa kye eri abantu?

Ekyawandiikibwa: Is 55:11

Eky’okulekawo: Obulamu bulibeera butya nga Katonda atuukirizza ekigendererwa kye?

○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI

Ekibuuzo: Obulamu bulibeera butya nga Katonda atuukirizza ekigendererwa kye?

Ekyawandiikibwa: Zb 37:10, 11

Eky’okulekawo: Kiki kye tulina okukola okusobola okuganyulwa mu bisuubizo bya Katonda?

KAWEEFUBE OW’OKUYITA ABANTU KU MUKOLO GW’EKIJJUKIZO (Maaki 23–Apuli 19):

Tukuyita ku mukolo omukulu ennyo. Eno ye kaadi yo. Ku Lwokutaano nga Apuli 19, abantu bukadde na bukadde okwetooloola ensi yonna bajja kukuŋŋaana okujjukira okufa kwa Yesu Kristo. Akapapula kano kalaga ekiseera n’ekifo omukolo ogwo we gujja okubeera mu kitundu kyaffe. Ate era oyanirizibwa okubeerawo owulirize okwogera okw’enjawulo okulina omutwe ogugamba nti, “Luubirira Obulamu Obwa Nnamaddala!” Kujja kubaawo ku Ssande nga Apuli 14.

Ekibuuzo eky’Okulekawo ng’Omuntu Alaze Okusiima: Lwaki Yesu yafa?