Maaki 18-24
1 ABAKKOLINSO 1-3
Oluyimba 127 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Oli Muntu ow’Omubiri oba ow’eby’Omwoyo?”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo erina omutwe, Ennyanjula y’Ekitabo kya 1 Abakkolinso.]
1Ko 2:14—Kitegeeza ki okuba “omuntu ow’omubiri”? (w18.02 lup. 19 ¶4-5)
1Ko 2:15, 16—Kitegeeza ki okuba “omuntu ow’eby’omwoyo”? (w18.02 lup. 19 ¶6; lup. 22 ¶15)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Ko 1:1-17 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okudiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okudiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 3)
Okudiŋŋana Okusooka: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, era omuwe akatabo Bye Tuyiga. (th essomo 11)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okuwandiika Amabaluwa Amalungi”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo.
Kaweefube ow’Okuyita Abantu ku Kijjukizo Ajja Kutandika ku Lwomukaaga nga Maaki 23: (Ddak. 7) Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kuweebwa omulabirizi w’obuweereza. Buli omu muwe akapapula akayita abantu ku kijjukizo era yogera ku bikalimu. Mulabe vidiyo eraga ennyanjula gye tuyinza okukozesa era mugikubaganyeeko ebirowoozo. Babuulire enteekateeka ezikoleddwa okusobola okumalako ekitundu kyammwe.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 59
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 51 n’Okusaba