Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

March 25-31

1 ABAKKOLINSO 4-6

March 25-31
  • Oluyimba 123 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Ekizimbulukusa Ekitono Kizimbulukusa Ekitole Kyonna”: (Ddak. 10)

    • 1Ko 5:1, 2​—Ekibiina ky’e Kkolinso kyali kittira ku liiso omwonoonyi ateenenya

    • 1Ko 5:5-8, 13​—Pawulo yabagamba okuggya “ekizimbulukusa” mu kibiina n’okuwaayo omwonoonyi eri Sitaani (it-2-E lup. 230, 869-870)

    • 1Ko 5:9-11​—Ab’oluganda mu kibiina tebasaanidde kukolagana na mwonoonyi ateenenya (lvs lup. 241, ebyongerezeddwako “Okugoba Omuntu mu Kibiina”)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 1Ko 4:9​—Mu ngeri ki abaweereza ba Katonda gye bali “ekyerolerwa” eri bamalayika? (w09 5/15 lup. 24 ¶16)

    • 1Ko 6:3​—Pawulo ayinza okuba nga yali ategeeza ki bwe yawandiika nti: “Tujja kusalira bamalayika omusango”? (it-2-E lup. 211)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Ko 6:1-14 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO