Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | 1 ABAKKOLINSO 4-6

“Ekizimbulukusa Ekitono Kizimbulukusa Ekitole Kyonna”

“Ekizimbulukusa Ekitono Kizimbulukusa Ekitole Kyonna”

5:1, 2, 5-11, 13

Lwaki tuyinza okugamba nti okugoba omwonoonyi mu kibiina kyoleka okwagala, ng’ate kireetawo obulumi bwa maanyi?

Kiraga nti . . .

  • twagala Yakuwa era nti tuwa erinnya lye ettukuvu ekitiibwa.​—1Pe 1:15, 16

  • twagala ekibiina era nti twagala kibe kiyonjo.​—1Ko 5:6

  • twagala omwonoonyi era nti twagala adde eri Yakuwa.​—Beb 12:11

Oyinza otya okuyamba ab’omu maka agalimu omuntu agobeddwa mu kibiina?