Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 4-10

ABARUUMI 12-14

Maaki 4-10
  • Oluyimba 106 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Tuyinza Tutya Okwoleka Okwagala Okwa Nnamaddala?”: (Ddak. 10)

    • Bar 12:10​—Yagala Bakristaayo banno (it-1-E lup. 55)

    • Bar 12:17-19​—Bwe bakuyisa obubi, teweesasuza (w09 10/15 lup. 8 ¶3; w07 7/1 lup. 26 ¶12-13)

    • Bar 12:20, 21​—Wangula ebintu ebibi ng’oyoleka ekisa (w12 11/15 lup. 29 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bar 12:1​—Ebiri mu lunyiriri luno birina makulu ki? (lvs lup. 76-77 ¶5-6)

    • Bar 13:1​—Mu ngeri ki ‘ab’obuyinza abaliwo, gye bali mu bifo byabwe eby’enjawulo ku bwa Katonda’? (w08 6/15 lup. 31 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 13:1-14 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 77

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 57

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 57 n’Okusaba