Ibulayimu atwala Isaaka mu nsi ya Moliya nga Yakuwa bwe yali amugambye

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Maaki 2020

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye tuyinza okwogerako ebikwata ku Yesu Kristo n’ekinunulo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Katonda Agezesa Ibulayimu”

Lwaki Yakuwa yagamba Ibulayimu okusaddaaka omwana we?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okufunira Isaaka Omukazi

Kiki ky’oyinza okuyigiriza ku muweereza wa Ibulayimu bwe kituuka ku kusalawo ku bintu ebikulu?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Ani Gwe Nnaayita?

Baani b’oyinza okuyita ku mukolo gw’Okujjukira okufa kwa Yesu ogunaatera okutuuka?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Esawu Atunda Omugabo Gwe ogw’Omwana Omubereberye

Bintu ki ebitukuvu by’osaanidde okusiima?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakobo Aweebwa Omukisa

Yakobo yafuna atya omukisa gwe yalina okufuna?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakobo Awasa

Oyinza otya okufuna essanyu mu maka wadde nga mulimu ebizibu?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okubuulira Bamuzibe

Tuyinza tutya okufaayo ku bamuzibe abali mu kitundu kyaffe nga Yakuwa bw’akola?