Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUBEREBERYE 25-26

Esawu Atunda Omugabo Gwe ogw’Omwana Omubereberye

Esawu Atunda Omugabo Gwe ogw’Omwana Omubereberye

25:27-34

Esawu ‘teyasiima bintu bitukuvu.’ (Beb 12:16) N’ekyavaamu yatunda omugabo gwe ogw’omwana omubereberye. Ate era yawasa abakazi babiri abaali batasinza Yakuwa.—Lub 26:34, 35.

WEEBUUZE: ‘Nnyinza ntya okukiraga nti nsiima ebintu bino ebitukuvu?’

  • Enkolagana yange ne Yakuwa

  • Omwoyo omutukuvu

  • Okuyitibwa erinnya lya Katonda ettukuvu

  • Omulimu gw’okubuulira

  • Enkuŋŋaana

  • Obufumbo