Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUBEREBERYE 22-23

“Katonda Agezesa Ibulayimu”

“Katonda Agezesa Ibulayimu”

22:1, 2, 9-12, 15-18

Obulumi Ibulayimu bwe yawulira ng’agenda okuwaayo omwana we Isaaka butuyamba okumanya obulumi Yakuwa bwe yawulira ng’awaayo Omwana we Yesu Kristo nga ssaddaaka. (Yok 3:16) Ebigambo bya Yakuwa ebiri mu Olubereberye 22:2 biraga bitya nti yali ayagala nnyo Omwana we?

Okwagala Yakuwa kwe yatulaga kukukwatako kutya?1Ko 6:20; 1Yo 4:11