Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUBEREBERYE 27-28

Yakobo Aweebwa Omukisa

Yakobo Aweebwa Omukisa

27:6-10, 18, 19, 27-29

Isaaka okuwa Yakobo omukisa kyali kisonga ku byandibaddewo mu biseera eby’omu maaso.

  • 27:28—Yakuwa yawa bazzukulu ba Yakobo ensi engimu eyali “ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki.”—Ma 26:15

  • 27:29—Abayisirayiri (bazzukulu ba Yakobo) baafuuka ba maanyi okusinga Abeedomu (bazzukulu ba Esawu).—Lub 25:23; 2Sa 8:14

  • 27:29—Olw’obukyayi bwe baalina ku Bayisirayiri, Abeedomu bakolimirwa era oluvannyuma eggwanga lyabwe lyasaanawo.—Ezk 25:12-14