Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 30–Apuli 5

OLUBEREBERYE 29-30

Maaki 30–Apuli 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yakobo Awasa”: (Ddak. 10)

    • Lub 29:18-20—Yakobo yakkiriza okukolera Labbaani okumala emyaka musanvu asobole okuwasa Laakeeri (w03-E 10/15 lup. 29 ¶6)

    • Lub 29:21-26—Labbaani yawa Yakobo Leeya mu kifo kya Laakeeri (w07-E 10/1 lup. 8-9; it-2-E lup. 341 ¶3)

    • Lub 29:27, 28—Yakobo yagumira embeera enzibu

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 30:3—Lwaki abaana Yakobo be yazaala mu Biruka Laakeeri yabayita babe? (it-1-E lup. 50)

    • Lub 30:14, 15—Nsonga ki eyinza okuba nga ye yaleetera Laakeeri okusalawo okutwala amadudayimu mu kifo ky’okusula ne bbaawe? (w04 2/1 lup. 16 ¶7)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 30:1-21 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 57

  • Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okubuulira Bamuzibe”: (Ddak. 10) Kitundu kya kukubirizibwa omulabirizi w’obuweereza. Buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Lwaki kikulu okufaayo ku bamuzibe? Wa we tuyinza okubasanga? Tuyinza tutya okulaga nti tubafaako era biki bye tuyinza okwogerako nga tubabuulira? Biki bye tuyinza okukozesa okubayamba okukulaakulana mu by’omwoyo?

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Maaki.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 110

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 30 n’Okusaba