Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okuyigganyizibwa Kwavaamu Akakisa ak’Okuwa Obujulirwa

Okuyigganyizibwa Kwavaamu Akakisa ak’Okuwa Obujulirwa

Ekigendererwa ky’abo abatuyigganya ebiseera ebisinga kiba kya kutuleetera kulekera awo kubuulira. Kyokka, bwe tusigala nga tuli beesigwa eri Yakuwa wadde nga tuyigganyizibwa, kiwa obujulirwa.

MULABE VIDIYO, OKUBUUZA EBIBUUZO OW’OLUGANDA DMITRIY MIKHAYLOV, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Kuyigganyizibwa kwa ngeri ki ow’Oluganda Mikhaylov kwe yayolekagana nakwo?

  • Yakuwa yamuyamba atya okugumira okuyigganyizibwa okwo?

  • Ow’oluganda Mikhaylov yawa atya obujulirwa ng’asibiddwa mu kkomera?