Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU | WEEYONGERE OKUFUNA ESSANYU MU BUWEEREZA

Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza​—Kozesa Ekigambo kya Katonda

Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza​—Kozesa Ekigambo kya Katonda

Ekigambo kya Katonda kirina amaanyi! (Beb 4:12) Kisobola n’okukwata ku mitima gy’abo abatamanyi Katonda. (1Se 1:9; 2:13) Tufuna essanyu omuntu bw’asiima amazima ge tuba tumulaze okuva mu Bayibuli.

MULABE VIDIYO, FUNA ESSANYU ERIVA MU KUFUULA ABANTU ABAYIGIRIZWA NG’OLONGOOSA MU NGERI GY’OYIGIRIZAAMU​—KOZESA EKIGAMBO KYA KATONDA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Kiki Anita ky’akoze okuyamba Shanita okumanya ensonga lwaki kikulu okusoma Bayibuli?

  • Anita ayambye atya Shanita okulaba ensonga enkulu ebadde mu kyawandiikibwa kye basomye?

  • Kiki ekiraze nti ekyawandiikibwa ekisomeddwa kikutte ku mutima gwa Shanita, era ekyo kikutte kitya ku Anita?