Apuli 26–Maayi 2
OKUBALA 25-26
Oluyimba 135 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ekikolwa ky’Omuntu Omu Kisobola Okuganyula Abangi”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Kbl 26:55, 56—Yakuwa yayoleka atya amagezi bwe yali agabanyizaamu Abayisirayiri Ensi Ensuubize? (it-1-E lup. 359 ¶1-2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 25:1-18 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo era oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 3)
Okwogera: (Ddak. 5) w04-E 4/1 lup. 29—Omutwe: Lwaki Omuwendo Oguli mu Okubala 25:9 Gwawukana n’Ogwo Oguli mu 1 Abakkolinso 10:8? (th essomo 17)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Londa Emikwano n’Amagezi”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo, Ebyaliwo Edda Ebitulabula. Bakubirize okulaba vidiyo yonna.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr ekitundu 3, sul. 8 ¶1-7, vidiyo eyanjula essuula
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 44 n’Okusaba