Maaki 29–Apuli 4
OKUBALA 15-16
Oluyimba 101 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Weewale Amalala n’Okwekakasa Ekisukkiridde”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Kbl 15:32-35—Ebiri mu nnyiriri zino tubiyigirako ki? (w98-E 9/1 lup. 20 ¶1-2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 15:1-16 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Yesu—Mat 16:16. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze abawuliriza ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)
Okwogera: (Ddak. 5) w15 5/15 lup. 15 ¶5-6—Omutwe: Njawulo ki Eriwo Wakati w’Okwenyumiririza mu Kintu oba mu Muntu n’Okuba n’Amalala? (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Tokoppa Abo Abatali Beesigwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Tokoppa Abo Abataali Beesigwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 7 ¶1-7, vidiyo eyanjula essuula
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 126 n’Okusaba