Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 8-14

OKUBALA 9-10

Maaki 8-14

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Engeri Yakuwa gy’Akulemberamu Abantu Be”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kbl 9:13​—Kiki Abakristaayo kye basobola okuyigira ku ebyo ebiri mu lunyiriri luno? (it-1-E lup. 199 ¶3)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 10:17-36 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 84

  • Enkyukakyuka Ezikolebwa ku Beseri Ziwagira Omulimu gw’Okubuulira: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Kirango ki ekyayisibwa ku lukuŋŋaana olubaawo buli mwaka olwa 2015, era nsonga ki ebbiri ze baawa ezaavaako okukola enkyukakyuka ezo? Nkyukakyuka ki ezaakolebwa ku Beseri era miganyulo ki egivuddemu? Ekirango ekyo kyakwata kitya ku projekiti ey’okusengula ofiisi y’ettabi ey’omu Bungereza? Enkyukakyuka ezo ziraga zitya nti Yakuwa y’atuwa obulagirizi?

  • Ensonga Lwaki Twagenda Okulambula Beseri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 6 ¶1-6, vidiyo eyanjula essuula

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 12 n’Okusaba