EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Engeri Yakuwa gy’Akulemberamu Abantu Be
Yakuwa ye yasalangawo wa abantu be we baalinanga okugenda na ddi lwe baalinanga okugenda (Kbl 9:17, 18; it-1-E lup. 398 ¶3)
Abayisirayiri baalinanga okukolera ku bulagirizi bwa Yakuwa amangu ddala (Kbl 9:21, 22; w11 4/15 lup. 4-5)
Yakuwa yakozesa abantu abatatuukiridde okuwa abantu be obulagirizi (Kbl 10:5-8)
Bwe tugondera abo abatwala obukulembeze, tuba tulaga nti tugondera Yakuwa.