Apuli 18-24
1 SAMWIRI 23-24
Oluyimba 114 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Lindirira Yakuwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: ((Ddak. 10)
1Sa 23:16, 17—Tuyinza tutya okukoppa Yonasaani? (w17.11 lup. 27 ¶11)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 23:24–24:7 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 13)
Okwogera: (Ddak. 5) w19.03 lup. 23-24 ¶12-15—Omutwe: Beera Mugumiikiriza eri Abo b’Oyigiriza. (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Ebizibu ka Bibe Bya Ngeri Ki, Ekiseera Kituuka ne Bikoma”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Abantu Abali Obumu mu Nsi Erimu Enjawukana.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr Mu bufunze, Enkyukakyuka Ezikoleddwa, ekibuuzo 5-8
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 96 n’Okusaba