Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Lindirira Yakuwa

Lindirira Yakuwa

Dawudi yafuna akakisa ak’okukomya ekigezo kye yali ayolekagana nakyo (1Sa 24:3-5)

Dawudi yatunuulira embeera ye nga Yakuwa bwe yali agitunuulira era yeefuga (1Sa 24:6, 7)

Dawudi yali yeesiga Yakuwa nti yandigonjodde ekizibu kye (1Sa 24:12, 15; w04 4/1 lup. 29 ¶8)

Okufaananako Dawudi, tusaanidde okuba abagumiikiriza ne tulindirira Yakuwa mu kifo ky’okugezaako okugonjoola ekizibu kye tulina nga tukola ebintu ebikontana n’Ebyawandiikibwa.​—Yak 1:4; w04-E 6/1 lup. 22-23.