Apuli 25–Maayi 1
1 SAMWIRI 25-26
Oluyimba 130 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okola Ebintu nga Tosoose Kulowooza?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sa 25:18, 19—Lwaki tuyinza okugamba nti Abbigayiri teyajeemera bukulembeze bwa mwami we? (ia lup. 80 ¶16)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 25:1-13 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
“Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza—Yamba Abayizi Bo Aba Bayibuli Okuba n’Enkolagana Ennungi ne Yakuwa”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yamba Abayizi Bo Aba Bayibuli Okuba n’Enkolagana Ennungi ne Yakuwa.
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essuula 04 akatundu 4 (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 01
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 98 n’Okusaba