Maaki 21-27
1 SAMWIRI 16-17
Oluyimba 7 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Olutalo lwa Yakuwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sa 16:14—Mu ngeri ki Sawulo gye yafuna “omwoyo omubi okuva eri Yakuwa”? (it-2-E lup. 871-872)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 16:1-13 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Akapapula Akayita Abantu ku Kijjukizo: (Ddak. 2) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 11)
Akapapula Akayita Abantu ku Kijjukizo: (Ddak. 3) Yita mukozi munno, oyo gw’osoma naye, oba omu ku b’eŋŋanda zo gwe wabuulirako. (th essomo 2)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Ddayo eri oyo eyakkiriza akapapula akayita abantu ku Kijjukizo era eyalaga okusiima. (th essomo 4)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Ddayo eri oyo eyakkiriza akapapula akayita abantu ku Kijjukizo era eyalaga okusiima. Mulagirire ku mukutu gwaffe. (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Engeri Ssatu Ze Tuyinza Okulagamu nti Twesiga Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Tetusaanidde Kutya Kuyigganyizibwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 22 ¶10-22
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 13 n’Okusaba