Maaki 7-13
1 SAMWIRI 12-13
Oluyimba 4 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okwetulinkiriza Kuvaamu Okufeebezebwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sa 12:21—Mu ngeri ki Abayisirayiri gye bayinza okuba nga baali bagoberera ebintu “ebitaliimu nsa”? (w11 7/15 lup. 13 ¶15)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 12:1-11 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Yesu—Mat 16:16. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 1)
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 5) lff essomo 04 ennyanjula n’akatundu 1-2 (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Maaki.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 21 ¶13-18
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 26 n’Okusaba