Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye Tuyinza Okwogerako

KAWEEFUBE W’OKUYITA ABANTU KU KIJJUKIZO (Maaki 11–Apuli 4)

“Tukuyita okubaawo ku mukolo omukulu ennyo ogujja okubaako abantu bukadde na bukadde. Omukolo ogwo gwe gw’okujjukira okufa kwa Yesu.” Muwe oba muweereze akapapula akamuyita. “Akapapula kano kalaga ekiseera n’ekifo omukolo ogwo we gunaabeera mu kitundu kyaffe. Ate era tukwaniriza ku kwogera okw’enjawulo okujja okubaawo nga Apuli 2, 2023.”

Omuntu bw’Alaga Okusiima: Mulage [oba muweereze] vidiyo, Okujjukira Okufa kwa Yesu.

Eky’okulekawo: Lwaki Yesu yafa?

OMULUNDI OGUSOOKA (Maaki 1-10, Apuli 5-30)

Ekibuuzo: Yesu y’ani?

Ekyawandiikibwa: Mat 16:16

Eky’okulekawo: Lwaki Yesu yafa?

OKUDDIŊŊANA

Ekibuuzo: Lwaki Yesu yafa?

Ekyawandiikibwa: Mat 20:28

Eky’okulekawo: Tuyinza tutya okukiraga nti tusiima ssaddaaka ya Yesu?