Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Kabaka omukazi ow’e Seba ng’akyadde mu lubiri lwa Kabaka Sulemaani

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Amagezi Yagatwala nga ga Muwendo

Amagezi Yagatwala nga ga Muwendo

Kabaka omukazi ow’e Seba yatindigga olugendo oluwanvu era olutaali lwangu okugenda okulaba Sulemaani (2By 9:1, 2; w99-E 11/1 20 ¶4; w99-E 7/1 lup. 30 ¶4-5)

Amagezi n’eby’obugagga Sulemaani bye yalina byamwewuunyisa nnyo (2By 9:3, 4; w99-E 7/1 lup. 30-31; laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Ebyo bye yalaba byamuleetera okutendereza Yakuwa (2By 9:7, 8; it-2-E lup. 990-991)

Kabaka omukazi ow’e Seba yatwala amagezi nti kintu kya muwendo nnyo ne kiba nti yeefiiriza okugenda okugafuna.

WEEBUUZE, ‘Ndi mwetegefu okunoonya amagezi ng’anoonya eby’obugagga ebyakwekebwa?’​—Nge 2:1-6.