Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Apuli 17-23

2 EBYOMUMIREMBE 10-12

Apuli 17-23

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Ganyulwa mu Magezi Amalungi”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2By 11:15​—Ebigambo “dayimooni ezaakula ng’embuzi” biyinza kuba nga bitegeeza ki? (it-1-E lup. 966-967)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 10:1-15 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 12)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 6)

  • Okwogera: (Ddak. 5) be lup. 69 ¶4-5​—Omutwe: Tendeka Omuyizi Wo Owa Bayibuli Singa Akubuuza eky’Okukola mu Mbeera Emu. (th essomo 20)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO