EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Ganyulwa mu Magezi Amalungi
Lekobowaamu yalina okusalawo (2By 10:1-4; w18.06 lup. 13 ¶3)
Lekobowaamu yeebuuza ku balala (2By 10:6-11; w01-E 9/1 lup. 28-29)
Lekobowaamu awamu n’abantu be yali afuga baafuna ebizibu olw’okuba yagaana okukolera ku magezi amalungi agaamuweebwa (2By 10:12-16; it-2-E lup. 768 ¶1)
Olw’obumanyirivu bwe baba nabwo, Abakristaayo abakuze mu myaka era abakulu mu by’omwoyo basobola okumanya ebiyinza okuva mu ekyo kye twagala okusalawo.—Yob 12:12.
WEEBUUZE, ‘Baani mu kibiina abayinza okumpa amagezi amalungi?’