Apuli 24-30
2 EBYOMUMIREMBE 13-16
Oluyimba 3 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ddi lw’Osaanidde Okwesiga Yakuwa?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2By 15:16—Bwe kituuka ku kuba abavumu, tuyinza tutya okukoppa Asa? (w17.03 lup. 19 ¶7)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 14:1-15 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebikwata ku mukutu gwaffe, era omuwe kkaadi eragirira abantu ku jw.org. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kaadi eyogera ku nteekateeka eyo. (th essomo 11)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 09 akatundu 7 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 6)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo n’okulaba vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 44 akatundu 1-4 n’ebyongerezeddwako 5
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 39 n’Okusaba