Maaki 27–Apuli 2
2 EBYOMUMIREMBE 5-7
Oluyimba 129 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Omutima Gwange Gunaabeeranga Eyo Bulijjo”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2By 6:29, 30—Ebigambo bino ebiri mu ssaala ya Sulemaani bituzzaamu bitya amaanyi? (w10-E 12/1 lup. 11 ¶7)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 6:28-42 (th essomo 11)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Okuyita Abantu ku Kijjukizo: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma lw’oyo gw’obuulira okulaga okusiima, beera ng’amulaga vidiyo Okujjukira Okufa kwa Yesu era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Oluvannyuma lw’omukolo gw’Ekijjukizo, tandika okunyumya n’oyo gwe wayise ku mukolo ogwo era oddemu ekibuuzo ky’alina ekikwata ku mukolo ogwo. (th essomo 17)
Okwogera: (Ddak. 5) w93-E 2/1 lup. 31—Omutwe: Kiki Kye Tusaanidde Okukola Singa Wabaawo Embeera Eteebeereka Etulemesa Okubaawo ku Kijjukizo? (th essomo 18)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Kuumanga Omutima Gwo”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo n’okulaba vidiyo.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 41 akatundu 5, mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 34 n’Okusaba