Maaki 11-17
ZABBULI 18
Oluyimba 148 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. “Yakuwa . . . y’Annunula”
(Ddak. 10)
Yakuwa alinga olwazi, ekigo, era engabo (Zb 18:1, 2; w09-E 5/1 lup. 14 ¶4-5)
Bwe tusaba Yakuwa okutuyamba, atuwulira (Zb 18:6; it-2-E lup. 1161 ¶7)
Yakuwa atuyamba (Zb 18:16, 17; w22.04 lup. 3 ¶1)
Yakuwa ayinza okuggyawo ekizibu kye tuba twolekagana nakyo, ng’emirundi egimu bwe yakola ku Dawudi. Kyokka emirundi egisinga ‘atuteerawo obuddukiro,’ ng’atuwa ebyo bye twetaaga, okusobola okukigumira.—1Ko 10:13.
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Zb 18:10—Lwaki omuwandiisi wa Zabbuli yagamba nti Yakuwa yeebagala kerubi? (it-1-E lup. 432 ¶2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 18:20-39 (th essomo 10)
4. Laga Abantu Ekisa—Ekyo Yesu Kye Yakola
(Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe VIDIYO, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo lmd essomo 3 akatundu 1-2.
5. Laga Abantu Ekisa—Koppa Yesu
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 3 akatundu 3-5 ne “Laba ne.”
Oluyimba 60
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 5)
7. Ebikolebwa Ekibiina eya Maaki
(Ddak. 10) Mulabe VIDIYO.
8. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 7 ¶1-8, akasanduuko ku lupapula 59