Omwami n’omukyala basoma Bayibuli nga bakozesa ka kompyuta ak’omu ngalo.

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Maayi 2016

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Bye tuyinza okwogera nga tugaba Omunaala gw’Omukuumi ne Baibuli Ky’Eyigiriza. Kozesa ebyokulabirako ebyo osobole okutegeka ennyanjula zo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okusabira Abalala Kisanyusa Yakuwa

Katonda yagamba Yobu okusabira mikwano gye abasatu abataali ba kisa. Yobu yaweebwa atya emikisa olw’okukkiriza kwe n’olw’obugumiikiriza bwe? (Yobu 38-42)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okozesa JW Library?

Oyinza otya okufuna JW Library? Eyinza etya okukuyamba mu nkuŋŋaana ne mu kubuulira?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okuba mu Mirembe ne Yakuwa, Kyetaagisa Okussa Ekitiibwa mu Mwana We Yesu

How have the nations reacted to Jesus’ authority? Why is it important for us to honor God’s anointed King? (Zabbuli 2)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Ani Ayinza Okukyala mu Nnyumba ya Yakuwa?

Zabbuli 15 era abo Yakuwa b’afuula mikwano gye.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Engeri y’Okukozesaamu JW Library

Engeri gy’oyinza okukozesaamu programu eno nga weesomesa, mu nkuŋŋaana, ne mu kubuulira.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Obunnabbi Butuyamba Okumanya Ebikwata ku Masiya

Soma omanye engeri obunnabbi obukwata ku Masiya obuli mu Zabbuli 22 gye bwatuukirizibwamu ku Yesu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Ajja Kukuwa Obuvumu

Kiki ekiyinza okutuyamba okuba abavumu nga Dawudi? (Zabbuli 27)