Maayi 16-22
ZABBULI 11-18
Oluyimba 106 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ani Ayinza Okukyala mu Weema ya Yakuwa?”: (Ddak. 10)
Zb 15:1, 2—Tulina okwogera amazima mu mutima gwaffe (w03 8/1 25-26 ¶18; w89-E 9/15 26 ¶7)
Zb 15:3—Tulina okukozesa obulungi olulimi lwaffe (w89-E 10/15 12 ¶10-11; w89-E 9/15 27 ¶2-3; it-2-E 779)
Zb 15:4, 5—Tulina okuba abeesigwa mu byonna bye tukola (w06 6/1 30 ¶14; w89-E 9/15 29-30; it-1-E 1211 ¶3)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Zb 11:3—Olunyiriri luno lulina makulu ki? (w06 6/1 30 ¶4; w05-E 5/15 32 ¶2)
Zb 16:10—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya ku Yesu? (w11 8/15 16 ¶19; w05 5/1 20 ¶9)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zabbuli 18:1-19
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.3 16—Ekyawandiibwa kisomere ku ssimu oba ku ka kompyuta ak’omu ngalo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Somera omuntu ekyawandiikibwa ku JW Library mu lulimi lwe.
Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 100-101 ¶10-11—Mu bufunze, laga omuyizi engeri gy’ayinza okukozesa JW Library okunoonyereza ku kibuuzo ky’abuuzizza.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 70
“Engeri y’Okukozesaamu JW Library”—Ekitundu 1: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo Set and Manage Bookmarks ne Use History era muzikubaganyeeko ebirowoozo mu bufunze. Oluvannyuma, mukubaganye ebirowoozo ku mitwe ebiri emitono egisooka mu kitundu kino. Saba abawuliriza boogere engeri endala gye bakozesezzaamu JW Library mu kwesomesa ne mu nkuŋŋaana.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 15 ¶15-26, eby’okulowoozaako ku lup. 134
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 43 n’Okusaba