OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Maayi 2018
Bye Tuyinza Okwogerako
Bye tuyinza okwogerako ebikwata ku kigendererwa kya Katonda eri abantu n’ensi.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Situla Omuti Gwo ogw’Okubonaabona Ongobererenga
Lwaki Abakristaayo basaanidde okunyiikirira okusaba, okwesomesa, okubuulira, n’okubaawo mu nkuŋŋaana?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Yamba Abaana Bo Basobole Okugoberera Kristo
Biki abazadde bye bayinza okukola okuyamba abaana baabwe okwewaayo eri Yakuwa, era n’okubatizibwa?
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Okwolesebwa Okwanyweza Okukkiriza Kwabwe
Okwolesebwa omutume Peetero kwe yalaba kwamukwatako kutya? Obunnabbi obuli mu Bayibuli buyinza kutukwatako butya?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Katonda ky’Agasse Awamu . . . ”
Abakristaayo obufumbo babutwala nga bukulu nnyo. Omwami n’omukyala basobola okugonjoola ebizibu mu bufumbo bwabwe bwe bakolera ku misingi gya Bayibuli gino.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Ataddemu Kingi Okusinga Abalala Bonna
Biki bye tuyigira ku nnamwandu eyawaayo obusente obw’omundo omutono ennyo?
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Weewale Akatego k’Okutya Abantu
Kiki ekyaleetera abatume okutya? Yesu bwe yamala okubatizibwa, kiki ekyayamba abatume okubuulira n’obuvumu, wadde nga baali bayigganyizibwa?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Yakuwa Ajja Kukuyamba Obe Muvumu
Otya okubuulira abalala nti oli Mujulirwa wa Yakuwa? Bwe kiba bwe kityo, kiki ekinaakuyamba okuba omuvumu?